News
OBUKRISTU bwaffe, ekikolo kyabwo kwe kukkiriza nti Yezu yazuukira. Okukkiriza kuno mulimu okusoomoozebwa kunene. Si kuffe ffekka abataalaba ku Yezu mu bulamu bwe naye n’abo abaali naye mu bulamu ...
OMUSUMBA w'ekkanisa ya Miracle Center Cathedral Lubaga, Robert Kayanja asabye abakkiriza okwewa obuvunaanyizibwa singa baakufuna empeera eri Katonda.
Ono aludde ng’atawaanyizibwa ekirwadde era kigambibwa nti y’ensonga lwaki yasooka n’awummuzaamu n’emirimu gy’amawulire.
ABAKUGGU mu by'emmere n'okulwanyisa enjala balaze okutya nti singa gavumenti tesitukiramu kunyinyiitiza misomo mu bannansi ku ndya ennungi eggwanga lyolekedde akatyabaga k'abaana n'abantu abakulu ...
EBY’EMMAALI ya BMK buli lukya byeyongeramu kasobeza. Mu kiseera kino abaana basobeddwa kye bazzaako bwe bakizudde nti n’ebiragiro bya kkooti biyinza obutabayamba, ate nga ne Minisita Balaam asitudde ...
Abakkiriza mu kibuga ky’e Mukono okuva mu nzikiriza okuli ey’Abakatoliki n’Abakulisitaayo bajjumbidde okutambuza ekkubo ly’omusaalaba. Fr. Benedict Mugerwa, omuyima (chaplain) w’abavubuka Abakatoliki ...
KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II agambye nti Obwakabaka bulyazamanyiziddwa nnyo ku bintu byaabwo gavumenti byezze esuubiza okukolako kyokka ebbanga liweze ddene nga tebinatuukirizibwa.
KU All Saints,Abakirizza batambuza ekubo ly’omusalaba.Omusumba Frederick Baalwa akubirizza abakirizza okwekuba mu mitima nokusonyiwa.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results